Waliwo omulambo ogusangiddwa mu Lubijji

Kitalo!
Waliwo omulambo gw’omuntu atanategeerekeka okusangiddwa mu mwala gwo mu Lubijji ku nkulungo y’e Masanafu.
Omuyise yagulengedde natemya ku bantu ababadde okumpi abayise Uganda Police Force nebagiyambako okuguggyayo ne bagutwala mu Ggwanika ly’eddwaliro ly’e Mulago.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply