Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 209 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Waliwo ebigambibwa nti abadde Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among yayitiddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu Lukiiko lwa CEC ku wiikendi

May 25, 2026 · Radio Simba

🗳️ Waliwo ebigambibwa nti abadde Sipiika wa Palamenti Annet Anita Among yayitiddwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu Lukiiko lwa CEC ku wiikendi nti wabula Among natalabikako nti wabula yategeezezza Ssaabawandiisi wa NRM Richard Todwong wamu ne Ssentebe w’Akakiiko kebyokulonda aka NRM Dr. Tanga Odoi nga bwatajja kusobola kubeerawo mu lukiiko luno olwokutya nti ayinza okutuusibwako obulabe, kigambibwa nti omu ku b’Oluganda lwa Among yategeezezza nti; “Abantu abo (abebyokwerinda) obulamu bwe babufudde obuzibu ennyo tasobola kwetaaya. Kituufu, bamuyise naye kati baagala akozese motoka ki? Emotoka ze zonna bazitwala. Neza Palamenti zonna yazibawa emotoka zaabwe.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News