Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 696 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Waliwo akatambi akatambuzibwa ku mikutu emigattabantu nga kalaga nti Omubaka omukyala owEkibuga Masaka Munnakibiina ki National Resistance Movement

May 15, 2026 · Radio Simba

🗳️ Waliwo akatambi akatambuzibwa ku mikutu emigattabantu nga kalaga nti Omubaka omukyala ow’Ekibuga Masaka Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM Hon. Justine Nameere nga kigambibwa nti akwatiddwa abebyokwerinda nebamuteeka mu drone era ngokusinziira ku bawagizi be bagamba nti bamuvuze bamuzza Kampala.
Bya Maggie Kayondo e Masaka

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug