Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 248 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Wadde nga entiisa nnyingi osobola – Bobi Wine

September 29, 2019 · Mubiru Ali

Bobi Wine “Ebiseera ebisinga obungi mu lugendo lw’obulamu tosisinkana ebisomooza bingi ng’oluusi bitussukako. Tusisinkana emiziziko mingi nga tosobola kulaba mu maaso okuleka enzikiza. Waliwo ebiseera omulabe lwayogera n’eddoboozi ery’omwanguka nga litiisa noyagala buli kimu okiveeko. WABULA KINO KIJJUKIRE EBISEERA BYONNA – Waliyo Katonda alwanira buli omu amukiririzaamu entalo. Katonda eyayimirirawo ku lwa David bweyali alwana n’omulwanyi namige Goliath!

Oluyimba luno njagala lubazeemu amaanyi TULEME KUGGWAMU SSUUBI ne mu kaseera akazibu. Ndabye Katonda emirundi mingi nga akyuusa enaku ezijudde ekizikiza nassaawo ekitangaala.

Eri mikwano gyange mwenna abawulira nga kigaanyi mu mbeera yonna gyemuyitamu, mbaweereza akayimba kano. Situka. Yimirira butengerera. Genda mu maaso.”