Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 335 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Wabaluseewo akanyoolagano ku bizinga by’e Migingo

June 26, 2018 · Mubiru Ali

Obuzibu buvudde ku b’obuyinza b’e Kenya okugulawo essomero ku bizinga bino nga tebamaze kwebuuza ku b’obuyinza mu Uganda. Kigambibwa nti abavubi okuva ku ludda olw’e Kenya bekalakaasa ku kizinga kino ekiwezaako Square Metres 2,000 mu nnyanja Victoria nga bagamba nti ab’obuyinza mu Uganda tebalina lukusa lugalawo ssomero lyabwe.

Ekizinga kino kikayanirwa Uganda ne Kenya era nga embeera okusajuka kyadiridde ab’obuyinza mu Uganda okuggalawo essomero lya Nursery erisangibwa ku kizinga kino.