Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,199 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Wabaddewo katemba kkampuni ya Roko egobwa e Lubowa

June 7, 2019 · Mubiru Ali

Wabaddewo katemba atali musasulire e Lubowa awagenda okuzimbibwa eddwaliro lya Lubowa International Hospital olunaku lw’eggulo Poliisi bweyabadde egezaako okugoba Kkampuni enzimbi eya Roko Construction Ltd eyaweebwa Gavumenti kontulakita y’okuzimba Eddwaliro lino.
Akajagalalo kabaddemu nakulira Roko Construction, Mark Koehler. Akulira kkampuni ya FINASI Enrica Pinnetti, nga eno yeyaweebwa eddimu ly’okuleeta ebikozesebwa yeyabadde agoba Roko mu kifo kino nga ayagala aleete Kkampuni esangibwa mu ggwanga lya China eya China Power yeba ezimba.