Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 331 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Vvulugu yeetobese mu kamyufu ka NRM

October 27, 2015 · Mubiru Ali

Akamyufu ka NRM kufuuse kasobeza nga wetwogerera ebitundu ebimu okulonda kwatandise dda, awalala tebannakakubako kimunye naddala wano mu bitundu bya Kampala.

E Makindye West,Kazinga,Kirundu zone eyo akalulu bakakwasizza Katonda, ate e Iganga tebinnatuuka, so nga ate ne mu bitundu ebimu e Luzira tebinnalabikako, so ate e Kamuli bakubaganye. ย Ate e Lwengo kasaziddwamu.