Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live
Sports

Vipers SC erangiriddwa nga nantameggwa wa Uganda Premier League

May 20, 2020 · Mubiru Ali

#SimbaSportsUpdates;
Ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) kivuddeyo nekirangirira ttiimu ya Vipers SC nga banantameggwa ba Uganda Premier League 2019/20.
Bwabadde ayogerako eri Bannamawulire, Eng. Magogo Moses-FUFA President ategeezezza nti olw’ekirwadde kya #COVID-19 ekyatataganya liigi, ate nga waliwo enteekateeka z’ebikopo ebirala ebirina okugenda mu maaso basazeewo okulangirira Vipers olw’okuba nti yaweza ebitundu 75 ku 100 eby’emipiira gyeyalina okuzannya.