Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 138 listening Simba FM Live

Victoria University efunye Chancellor omuggya

August 18, 2020 · Mubiru Ali

Prof. John Opuda Asibo olunaku olwaleero alangiriddwa nga Chancellor ow’okusatu owa Victoria University. Ono alina Veterinary Medical Degree okuva mu Makerere University, Masters Degree in Public Health ne PhD in Microbiology, Epidemiology and Public Health, okuva mu University of Minnesota, USA.