Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 703 listening Simba FM Live

Vice President yakyaddeko mu Kapeeka Industrial Park

July 10, 2020 · Mubiru Ali
Omumyuuka w’Omukulembeze w’Eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi yalambudde Kapeeka Industrial Park esangibwa mu Disitulikiti y’e Nakaseke nasiima omutindo gw’ebintu ebikolebwayo wamu n’emirimu egyaweebwa Bannayuganda.
Yeyamye okulaba nga ekulaakulana ez’ekika nga kino zituuka ne mubitundu by’eggwanga ebirala okuwa Bannayuganda emirimu.