Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 194 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Vice Chancellor wa Victoria University afulumizza ekitabo ku Physiotherapy

May 9, 2019 · Mubiru Ali

Vice – Chancellor wa Victoria University Kampala Uganda Assoc. Prof. Krishna N. Sharma afulumizza ekitabo ekiyitiddwa Advanced Techniques in Physiotherapy and Occupational Therapy). Ekitabo kino kyakuyamba abayizi abasoma physiotherapy ne occupational therapy.
Ms. Susan nga ye Pulezidenti wa Uganda Physiotherapy Association agambye nti ekitabo kino kyakuyamba nnyo abayizi wamu n’abalala abenyigira mu mulimu ggwa physiotherapy.