Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 176 listening Simba FM Live

URA evuddeyo ku bakozi abawumudde

May 30, 2020 · Mubiru Ali

Kyaddaaki ekitongole ekivunaanyizibwa kukusolooza emisolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kivuddeyo ku ba Commissioner baakyo abasuddewo emirimu ababadde bagambibwa nti bagobeddwa oba bakakiddwa okuva ku mirimu.
URA egamba nti bano bateekamu okusaba kwabwe nga baagala okuyimirira ku mirimu era olukiiko olw’okuntikko nerutuula nga 28-May-2020 nerutunula mu nsonga zaabwe era nerubakiriza okulekawo emirimu. Era oluvannyuma lwalonze ababadidde mu bigere.