Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing Simba FM Live

URA ereese Technology omupya

July 28, 2018 · Mubiru Ali

Uganda Revenue Authority etaddewo ebyuuma ebigenda okuba nga bikola scan ku motoka ezetikka emigugu emanyiddwa nga Non Intrusive Inspection (NII).

Bataddewo Radiation detectors eziyamba okuzuula ebintu ebiyinza okuba eby’obulabe eri obutonde bw’ensi. Bagamba nti Non-Intrusive Inspection (NII) egyakuyamba okuzuula abatawandiika bintu bituufu ku mpapula eziraga ebintu ebiri mu container era nga Tekinologiya ono ayamba mukwaguya okukebera ebintu.