Breaking
News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga News: Bannakibiina ki National Unity Platform 9 okuli Ssekitoleko Yasin Machete, Patrick Mwase, Sharif Kalanzi, Joseph Muwonge, Abdallah Kintu, Umar News: Pulezidenti wEnsi ya Neyimbira Byange 2026 Zubeda Nalumansi Mukisa aka New Style akwasiddwa Piki Piki empya ttuku okuva mu Simba Automotives,
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 264 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

URA ekutte takisi ebadde ekukusa engatto

January 18, 2022 · Mubiru Ali
Abakwasisa amateeka mu kitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) bakutte takisi eyakazibwako erya Drone nnamba UBK 904Q ekola ku luguudo lwa Mutukula – Kampala ngetisse Carton 70 nga buli carton erimu pair 36 ez’engatto z’abakyala. Kigambibwa nti yakozeseddwa okutambuza engatto ezakukusiddwa okuyingira mu Ggwanga.
Emotoka n’ebyamaguzi byaboyeddwa okusinziira ku kawayiro 199 ne 200 aka EACCMA.