Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 142 listening Simba FM Live

ura ekutte container ya shisha

February 19, 2019 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa kukusolooza emisolo ku bintu ebiyingira n’okufuluma mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority kyafuna amawulire nti waliwo container eyalimu ebikozesebwa abanywi ba Shisha nga bituumiddwa ‘Coal Charcoal Lights’ era nekwatibwa.

Mukukebera container eno yasangiddwamu;

*15 cartons x 24 packages x 30 pieces of premium quick lighting charcoal

*22 cartons x 12 pieces of complete shisha pots

*9 cartons x 19 kilograms of shisha pot accessories

Shisha yawerebwa mu ggwanga olw’obulabe obumulimu nti oli singa amunywera essawa nnamba yenkanankana anywedde eminwe gyataaba 100 omulundi gumu.