Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ura ekutte abakukusa ebizigo
January 10, 2019 · Mubiru Ali
Ekitongole ekisolooza omusolo mu ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA)
kyakutte emotoka ekika kya NOAH nnamba UBE 591M okumpi ne Maya nga
etisse carton z’ebizigo ebyawerebwa 119 ebya Carol Light Creme okuva mu
D. R. Congo. Ekitongole kigamba nti ebizibo bino byawerebwa kuba birimu
ekirungo ekireeta cancer.