Breaking
News: Ate lubadde nate aaa….okwewandiisa mu Ngule kwengedde. News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi?
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 230 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

URA eboye emotoka Subaru Forester 2010 okuva e Hoima

April 7, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa kukusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority (URA) kitegeezezza nga ttiimu yaakyo ekwasisa amateeka mu Disitulikiti ye Hoima bweyakutte emotoka ekika kya Subaru Forester Model 2010 nga yagibwa mu Ggwanga lya South Sudan nga yalina ennamba SSD 557CC.
Eno yasangiddwako ennamba za Yuganda UBJ 855J nga teyawandiisibwa mu makubo matuufu okugifuna.