Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

UPDF etutte eddagala ly’okulwanyisa enzige e Karamoja

February 10, 2020 · Mubiru Ali

Eggye lya Uganda People’s Defence Forces – UPDF lyakuyambako mu kulwanyisa enzige ezayingidde mu ggwanga olunaku lw’eggulo mu Disitulikiti y’e AMudat ne Moroto era nga olunaku olwaleero eddagala erigenda okweyambisibwa okulwanyisa enzige litikiddwa mu Helicopter ya UPDF okutwalibwa e Karamoja okuva ku kisaawe kya Kololo Ceremonial Grounds.