Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 164 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

UPDF etumizza ennyonyi namunkanga okuwenja abayeekera abawambye abayizi e Kasese

June 17, 2023 · Mubiru Ali

Omuduumizi w’eggye lya UPDF ow’ekibinja kyomunsozi nekikwekweto kya Shujaa mu DRC Maj. Gen. Dick Olum bwabadde ayogerako eri abatuuze mu Disitulikiti y’e Kasese; “Tufunye amawulire nti abayekera bano basuze muno ebiro 2 nga tebalumba ssomero. Tutumizza ennyonyi namunkanga okujja zituyambeko mukunoonya wamu n’okununula abayizi abawambiddwa.” Abayeekera abasuubira okubeera aba ADF balumbye essomero lya Lhubiriha Secondary School e Mpondwe, ngokusinziira ku Maj. Gen. Olum, abalenzi babokyezza ate abawala abamu babatemyetemye abalala ne babawamba.