Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 452 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

updf erina emirimu egiyingiza ssente – akakiiko

January 24, 2019 · Mubiru Ali

Ababaka mu lukiiko olukulu olw’eggwanga abatuula ku kakiiko akuvunaanyizibwa ku by’okwerinda mu Ggwanga wamu n’ensonga ez’omunda mu Ggwanga baagala eggye lya UPDF litandike okwekolera ensimbi zaalyo eziriyimirizaawo. Omubaka Muwanga Kivumbi yavuddeyo nategeeza akakiiko kano nga bwekitakyali ku mulembe okuba nga ensimbi eziyimirizaawo eggye ly’eggwanga okuba nga zonna ziva mu mbalirira y’eggwanga. Ono awadde eky’okulabirako nti ekitongole ky’eggye lya UPDF ekya UPDF Air Cargo kiyingiza akawumbi kamu n’ekitundu.