Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 311 listening Simba FM Live

UPDF erabudde abakungubazi abagenda mu lumbe lwa Gen. Kasirye

June 10, 2020 · Mubiru Ali

Omumyuuka w’Omwogezi w’eEggye ly’Eggwanga erya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF Lt. Col Deo Akiki avuddeyo nalabula Bannayuganda okwewala okweyiwa ku biggya awagenda okuziikibwa Omugenzi Gen. Kasirye Ggwanga. Kigambibwa nti abantu babulijjo wamu n’abawagizi ba Gen. Kasirye babadde batandise okweyiwa mu maka ge e Mityana nga balindirira okutegeera olunaku lwanazikibwa.
UPDF egamba nti enteekateeka z’okuziika zagikwasiddwa dda era nga bakola enteekateeka z’okulaba nti bateekawo ebinayamba mukuziyiza okusaasana kw’ekirwadde kya #COVID-19.