Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
UPDF ekoze ekikwekweto ku nnyanja Kyoga
May 28, 2019 · Mubiru Ali
Eggye lya Uganda People’s Defence Forces lyakoze ekikwekweto ku mwalo gwe Kibuye mu Gombolola y’e Lwampanga mu Disitulikiti y’e Nakasongola nebabowa amaato 410 wamu n’obutimba 400 obutatuukana namutindo mu kikwekweto ekyakoleddwa okulwanyisa envuba embi ku nnyanja Kyoga.