Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 42 listening Simba FM Live

UPDF egenda kufufugaza embizi za ADF – Brig. Byekwaso

December 2, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’eggye lya UPDF Brig. Flavia Byekwaso; “Ebyi Bannansi ba Congo mu Eastern DRC, abamaze akabanga nga bagumidde okubonyabonyezebwa kw’embizzi nga Pulezidenti bwabayita. Nga amaggye gawambye enkambi zaabwe byonna byebayiseemu bakubyerabira.
UPDF etandise okuyigga aba ADF mu Ggwanga erikulemberwa aba National Resistance Army nakabala, abantu abakozesa ebikolobero ku bantu mukikole naye nga mukimanyi nti enaku z’omubbi zibeera 40.”