Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
ON NOW Lutaba Njaliire ▶ UP NEXT Awali Omukka 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 194 listening Simba FM Live
lutaba show photo

On Air

Lutaba Njaliire

Mubiru Ali

4:00 PM - 8:00 PM 4:00 PM - 8:00 PM

UPDF egenda kubonereza omusirikale alabikidde mu katambi nga atulugunya omuntu

July 29, 2021 · Mubiru Ali
Eggye ly’eggwanga erya Uganda Peoples’ Defence Forces UPDF livuddeyo neritegeeza nti waliwo akatambi ka vidiyo akatambula ku social media nga kalaga omusirikale wa UPDF nga atulugunya omuntu. UPDF egamba nti teri ali waggulu w’amateeka nti era omusirikale ono akwatiddwa nga agenda kuvunaanibwa.
Bagamba nti UPDF si netegefu kulaba bikolwa nga ebyo nga bituusibwa ku Bannayuganda.