Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 201 listening Simba FM Live

UNRA etandise okukola enguudo ezinayamba okutumbula eby’obulambuzi

August 28, 2020 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kikyagenda mu maaso n’okukola emirimu egiggya okuyamba okutumbula eby’obulambuzi mu Ggwanga naddala nga ekyoosi kya #COVID19 kimaze okuyita. Mu bifaananyi lwe luguudo lwa Ishaka – Katunguru oluli mu kuzimbibwa nga kati ebitundu 95 ku 100 biwedde.