Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 246 listening Simba FM Live

UNRA etandise okuddaabiriza oluguudo lw’e Masaka

June 8, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by’enguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kibakanye n’eddimu ly’okuddaabiriza oluguudo oluva e Kampala okudda e Masaka olubadde lutandise okuwommoggoka.
UNRA egamba nti ekitundu ekyasoose eky’omu Lwera kyawedde era nga wiiki eno wenagwerako balowooza nti oluguudo lujja kuba luwedde.