Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,104 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

UNBS yekebejja ebijanjalo nakawunga akaweebwa abantu

April 20, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards (UNBS) wamu n’abakungu okuva mu offiisi ya Ssaabaminisita bakola butaweera okukebera omutindo gw’emmere eweebwayo okuyamba ku Bannayuganda mu kadde kano aka #COVID-19 nga eri ku mutindo.Metric tonnes 341.3 ez’ebijanjalo n’e Metric tonnes 238.5 ezakasooli.Tonnes 44.68 ez’ebijanjalo wamu ne Tonnes 63 ezakawunga zezagaaniddwa nga kigambibwa nti byabadde byamutindo gwawansi.