UNBS etandise okukebera mita z’amasanyalaze e Mukono
Ekitongole ekivunaanyiziwba ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS kyatandise omulimu gw’okwekebejja mita z’amasanyalaze mu kitundu kya Greater Mukono okukakasa nti zikola bulungi okutaasa ba kasitoma okubibwa mukubala amasanyalaze gebaba bakozesezza.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.