Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 322 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

unbs egaddewo ekkolero lya sausage

November 17, 2018 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga ekya UNBS kigaddewo ekkolero erya Mbogo Quality Cuts Limited erisangibwa e Bulenga, nga lino lye likola Alpha Special sausages, lwa bukyafu mu kifo webakolera.
UNBS egamba nti ennyama ebadde ekuumirwa mu bintu ebikyafu nga n’ekifo kyennyini tekituukana namutindo gwabyakulya. Bannanyini kkampuni bakusimbibwa mu mbuga z’amateeka bavunaanibwe. UNBS esaba oyo yenna alaba ebifo nga bino nga wakolerwawo ebyokunywa n’okulya nga wakyafu okuku ku nnamba eno tali yakusasulira 0800 133 133.