Breaking
News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning.
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise.
UNBS egaddewo ekkolero lya Kampe Best Solutions Ltd
December 8, 2020 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS kigaddewo ekkolero lya Kampe Best Solutions Ltd erisangibwa e Jjokolera Matugga, mu Disitulikiti y’e Wakiso olwokusangibwa nga likola ekyokunywa ekya ‘Ba kampereze’ oluvannyuma lwa UNBS okubasanga nga bakola ekyokunywa ekitakirizibwa.