Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
UNBS egadde ebyuuma ebikola waragi w’obuveera
July 25, 2019 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards kyakoze ekikwekweto nekiggala ebyuuma 167 ebikozesebwa okufulumya Waragi w’obuveera eyawerebwa mu ggwanga.
Amakampuni agasoba mu 37 mu Kampala, Wakiso, Mukono, Jinja ne Mityana gegakoseddwa.