Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
UNBS egadde arcade 3 lwakutunda bintu biccupule
November 15, 2018 · Mubiru Ali
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga ekya Uganda National Bureau of standards kyagaddewo arcade 3 mu kibuga Kampala olunaku lw’eggulo.
Okuziggalawo kyavudde ku UNBS okukola ebikwekweto ku madduuka agatunda ebintu by’amasanyalaze eby’ebiccupuli nga era ekikwekweto kyatandikidde ku Energy Center.