Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj. News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 358 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

unbs eboye ebizingo mu kikuubo

March 2, 2019 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu ggwanga kyakutte ttani 20 ez’ebizigo ebigambibwa nti tebiri ku mutindo era nga birimu ekirungo ekikozesebwa okweyerusa so nga kireeta Cancer mu dda. Ebizigo ebyakwatiddwa okuva mu dduuka lya MIT City mu Kikuubo nga lino lisuubuza bizigo bibalirirwamu obukadde 600.
Abantu 9 bebakwatiddwa bongere okunnyonyola. Ebizigo bino bikukusibwa okuyingizibwa eggwanga nga biyisibwa ku nsalo ya Yuganda ne Democratice Republic of Congo.
Okunoonyereza kulaga nti okukozesa ebizigo ebirimu ekirungo kya Hydroquinone okumala ebbanga eggwavu kyandikuviirako okulwala Cancer w’olususu wamu n’okukosa ekibumba wamu n’ensigo.