UNBS ebakutte lwakutunda bintu ebitawera

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku mutindo gw’ebintu mu Ggwanga ekya Uganda National Bureau of Standards – UNBS kiboye kkatoni ezisoba mu 600 ezajaani ga Sahara Tangawizi & Sahara Mchuzi mix agakolebwa Malcom Ssema Business Solutions Ltd e Mutundwe, lwakuteeka buzito bw’ebintu obutawera nga bwebabuwandiise. UNBS ekizudde nti ku ppaketi kwebabadde bawandiise gulamuzi 12 amajaani agabaddemu gabadde gazitowa gulamuzi 8.
Share.

Leave A Reply