Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 242 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

UMEME eyagala obukadde 4 okusengula emiti

October 27, 2018 · Mubiru Ali
Minisita wa Gavumenti ez’ebitundu Tom Butime asabye ekitongole ekivunaanyizibwa kukubunyisa amasanyalaze mu Ggwanga ekya UMEME okusengula emiti gy’amasanyalaze gyonna ekiri mu makubo agagenda okugaziyizibwa mu Makindye.
Wabula UMEME mukwanukula esabye obukadde 4 (4M) ku buli muti gwerina okusengula, omwogezi w’ekitongole kino agamba nti kyabulijjo UMEME okusimba emiti mu bifo ebirekebwayo abakola enguudo nga byakweyambisibwa mu kuzigaziya.