UMEME EKOZE EKIKWEKWETO OKUFUUZA ABABBA AMASANYALAZE

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku masanyalaze mu Ggwanga ekya Umeme Limited kikyagenda mu maaso n’okukola ekikwekweto mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo ngakifuuza ababba amasanyalaze.

Abantu abawerako bakwatiddwa mu Disitulikiti y’e Pallisa n’ebitundu ebirinaanyeewo.
Kino kigwndereddwamu okuyamba abakozesa amasanyalaze okugakozesa mu mbeera etali ya bulabe.
Share.

Leave A Reply