Breaking
News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki?
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 344 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Uganda Police Force ngeyambibwako Abasirikale ba Flying Squad bakutte akabinja kabantu abagambibwa okupangisibwa okutta abantu nga kino kidiridde

June 22, 2026 · Radio Simba

🎵 Uganda Police Force ngeyambibwako Abasirikale ba Flying Squad bakutte akabinja k’abantu abagambibwa okupangisibwa okutta abantu nga kino kidiridde bano okutta Eriab Makumbi nga mutuuze w’e Kannamunungu ekisangibwa e Bamunaanika gwebatta mu butanwa nga baali bapangisiddwa kutta eyali omubalirizi w’ebitabo Isaac Kasirye omutuuze w’e Ntinda mu Kampala. Kigambibwa nti Makumbi eyali akyadde bweyafuluma okwetewuluzaako nebamutema nga balowooza ye Kasirye.
Abakwatiddwa kuliko Isma Ntale aka Brown, Julius Ssali, Godfrey Kiggundu ne Immaculate Nakanwagi nga batuuze ku kyalo Bbuto e Kyampisi mu Gombolola ye Bamunaanika. Godfrey Kiggundu atute Poliisi nagiraga engeri gyeyattamu Makumbi wabula nasaba bamusonyiwe kuba Ntale ne Ssali bebamuwubisa. Kiggundu agamba nti baali bamusuubiza obukadde 500 nti wabula nebamuwaako emitwalo 35 gyantambula, wabula nekeera bamutegeeza nga bweyasse atali mutufu era nebamuwa emitwalo 20 addeyo atte Kasirye era olwazimuwa naddayo natta Kasirye gweyasanga mu nnyumba namutematema. Ono agam

Radio Simba News