🚨 Uganda Police Force mu Disitulikiti ey’e Mityana ekutte eyali omusawo wa magumba eyawummula emirimu gya Gavumenti Madaaba Samuel 70, ngono bweyawummula emirimu gya Gavumenti yasalawo kuteeka ddwaliro mu makaage mwabadde akuulira amannyo ssaako nokuyamba abaana abawala okuwakulamu embuto, era nga webamukwatidde mu makaage basanzeemu emirambo 5.
Bya Joseph Balikuddembe
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

