Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 303 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM
News

Uganda Police Force eya Kira Division ekutte agambibwa okubeera omubbi kungwe ategeerekese bti James Lumu nga kigambibwa nti abadde yenyingira mu

June 20, 2026 · Radio Simba

🚨 Uganda Police Force eya Kira Division ekutte agambibwa okubeera omubbi kungwe ategeerekese bti James Lumu nga kigambibwa nti abadde yenyingira mu bubbi mu bitundu by’e Kyaliwajjala nebitundu ebirinaanyeewo.
Ono okukwatibwa kyaddiridde obubbi obwaliwo nga 16 June 2026 ku ssaawa bbiri ezekiro e Nabwojjo, Kyaliwajjala B Zone, mwebalumbira Tenywa Daniel 23, nga mutuuze w’e Kiwanga mu Mukono nebamubbako essimu. Mukonoonyereza Poliisi yakizudde bti Lumu yenyigira era nekola ekikwekweto e Kyaliwajjala Kapeera gyebamukwatidde.
Bya Kamali James

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News