🚨 Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga mu kikwekweto kyokufuuzq Takisi ziganyegenya basobodde okubowa emotoka 178 nga zikuumirwa ku Poliisi ezenjawulo.
Minisita Maganda akikaatirizza nti bannayini mmotoka zino ezaaboyeddwa bagenda kuvunaanibwa mu mbuga zamateeka.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

