Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 429 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte abantu…

February 22, 2026 · Radio Simba

Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwekutte abantu 3 abagambibwa nti balina akakwate ku katambi akatambuzibwa ku social media nga kalaga abasajja abalumbye omusajja ne bamunyakulako essawo ku Gwanda Shopping Mall mu Kisenyi, okuliraana Kisenyi Taxi Park.
Piki piki ezigambibwa okweyambisibwa mu bulumbaganyi buno nazo zakwatiddwa.
Poliisi egamba esobodde okuzuula 2 kubenyigidde mu kikolwa kino era omuyiggo gwabwe gutandise.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News