🚨 Uganda Police Force evuddeyo netegeeza nga bwefunye akatambi kano akasaasanidde omutimbagano akalaga kabangali ya Poliisi ngettomera omuntu atanategeerekeka mu Disitulikiti y’e Mukono nti era kati etandise okukola okunoonyereza.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

