Breaking
News: Wuuno omuvubuka kati Nnaggagga awedde emirimu olwokutandikawo ogumu ku mulimu ogubadde tegukolebwangako mu nsi eno. News: Abawagizi mubakwateko, temubakiriza kuvuga kiddukka kyonna! News: PLU baagala kusirisa opposition bwebalowooza. Balaam beyaleka agobye bameka bebatutte mu Kkooti?!
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing · 750 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM
News

Uganda Police Force ekutte Abavubuka abawerera ddala 6 nga kigambibwa nti bano bebalabikidde mu katambi nga bewaana okukuba abantu abenjawulo

September 9, 2026 · Radio Simba

🚨 Uganda Police Force ekutte Abavubuka abawerera ddala 6 nga kigambibwa nti bano bebalabikidde mu katambi nga bewaana okukuba abantu abenjawulo nebabayiwa amannyi nti era bebayamba ku basawo bemba n’amannyo okufuna bakaasitoma bebakolako. Bano basabye abasawo okuzza omuzigo kuba babafunira emirimu.
Bano bagiddwa mu Gojo Gym e Namungoona, Poliisi n’ekakasa nti 4 ku bano be balabikira mu katambi.
Abakwatiddwa kuliko; Matiti Mohammed aka Beast Commander, Nurudin Kasule aka 2I/C, Umar Mubiru, Lukooya Adams, Kiyimba Martin, Alinda Yosam Junior, Walumu James ne Elvis Simanya era abamu ku bano basangiddwa n’enjaga.
Bya Kamali James

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News