Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 143 listening Simba FM Live

Uganda Police etandese aba Military Police mu bukodyo bw’okuvuga

August 13, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force etendese abasirikale b’Eggye lya Uganda Peoples’ Defence Forces – UPDF mu bukodyo bwa ‘defensive driving’. Abasirikale ba Military Police 22 bebatendekeddwa era nga bafulumiziddwa olunaku olwaleero ku kisaawe kya Kololo Ceremonial Grounds.