Uganda nsi ejudde ebyokulambula

UGANDA NSI EJUDDE EBYOKULAMBULA:
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Maama Janet Kataaha Museveni nange tugambye AKON ne Mukyala we nti Yuganda y’ensi esinga okubeera nebintu ebisikiriza abalambuzi, embeera y’obudde ennungi olwokuba nti tuli ku ddyo ku Equator ekyewuunyisa nti Altitude eri waggulu. Kino tekisangika! Ebifo ebifaanana bwebiti waliyo ebirala 2.”

Leave a Reply