Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live

Uganda Federal Alliance-UFA enaabidde Minisita Betty Kamya mu maaso

September 1, 2020 · Mubiru Ali
Ekibiina kya Uganda Federal Alliance-UFA. abvuddeyo nebawakanya ekya Munnakibiina kyabwe Minisita Betty Kamya okuvaayo nategeeza nga bwegenda okuvuganyiza ku bendera ya National Resistance Movement – NRM ku kifo ky’omubaka wa Lubaga North.
Omwogezi w’ekibiina kino Ssenyonga Barker Byayi agamba nti bbo bagenda kuwagira Omukulembeze wa National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.