Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 807 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Uganda Federal Alliance baagala Beti Kamya agibweko Kkaadi ya NRM

October 2, 2020 · Mubiru Ali
Bannakibiina kya UGANDA FEDERAL ALLIANCE- UFA [UFA] bavuddeyo nebawandiikira Ssentebe w’akakiiko ka National Resistance Movement – NRM Dr. Tanga Odoi nga baagala asazeemu okulondebwa kwa Beti Olive Kamya nga agenda okukwatira ekibiina ekyo bendera kuba akyali Pulezidenti w’Ekibiina kyabwe.
Ngabayita mu Bannamateeka baabwe aba Bumpenje & Co. Advocates, omwogezi wa UFA Baker Ssenyonga Ssentebe Isma Makumbi bategeezezza nti Beti Kamya kyeyakola kikontana n’etteeka lya Political Parties and Organisation Act.