Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 233 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Uganda etandise okukola amasimu

November 1, 2018 · Mubiru Ali

Uganda efulumizza essimu yaayo esoose okukolerwa wano ng’eno etuumiddwa Life Mobile era nga ya kika kya smart phone ngesuubirwa okutuuka mu Bannayuganda bonna omwaka ogujja.
Minisita avunaanyizibwa ku Basiga nsimbi Anite agamba nti Abayisirayiri bazze bakolere essimu zino wano mu Yuganda era nga kino okusinziira ku Gavumenti kyakukendeeza ku ssente Uganda zeeyiwa ebweru ng’esuubula essimu era kigaziye ne ku mirimu gya wano awaka wamma ggwe olwo Yuganda ebalirwe mu mawanga agaliko kyegakola.