Breaking
News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu! News: Ekimotoka kyenkokoto ekya Hardware World kyabuddeko mixer neggwa eri olunaku lweggulo! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 538 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM
News

Uganda eri mu nteeseganya ne World Bank – Minisita Musasizi

October 31, 2023 · Mubiru Ali
Minisita Omubeezi avunaanyizibwa ku by’enfuna Henry Musasizi, avuddeyo nategeeza nga Gavumenti bweri mu nteeseganya ne Bbanka y’Ensi yonna ku kuyimiriza okuwa Uganda obuyambi olw’etteeka ly’ebisiyaga.
Ono agumizza Bannayuganda nti tebasaanye kweralikirira kuba enteeseganya zakuvaamu ebibala.