Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 155 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Uganda ekubiddwa Ghana 1 – 0

January 17, 2017 · Mubiru Ali

Tiimu ya Uganda Cranes ekubiddwa Ghana emanyiddwa nga The Black Stars ggoolo emu ku zzeero  eya Penenti nga eteebeddwa A . Ayew oluvannyuma lwa omuzibizi wa Uganda  Isaac Isinde okusika omuzannyi wa Ghana Asamoah Gyan mu kitundu ekisooka.

Uganda yaakuddamu okuzannya ssabbiiti eggya nga ezannya Egypt.